Wulira

Wulira x tricia
(KRcIZY)

Kraizy beat na Tricia
What a seraphim sweet enough.

Gwenjagala ali unknown.
Namulaba luli nga ndi mu tax
Mutima mukukuba gwakuba kumi
Nenkuba bu picture nga twekuba bilanji ee.
Madam oli ku wanted,
Maanyi gamukwaano onkubye melody
Ntidemu mukwano nfuna memories
Nkulaba mubilooto omwenyeza bikyani.
Kati ndi ku alert ahaa yena amundabideko amugambe nti sikyali wa saala,
Yalina edaawa.
Wambuna mumisaayi aahaa nakulaba wabulawo lumu olinga kibunomu mu banga,
Laba obulunjibwo maamaa

Chorus
Kati nkusaba wulira
Wulira ontambulira mumusayi munda mumutima nze onkuba,
Guno sigwabipooli munji nga amatondo genkuba.
Nkusaba wulira,
Wulila ontambulira mumusaayi munda mumutima nze onkuba ,
Guno sigwa bipooli munji nga amatondo genkuba.

Verse2
Luli nali mu town
Nendaba guy ngali mu tax
Yamwenya mumutima nensiba bili
Nenkuba zi photo nga tweyisa ki lord ee.
Ma boi oli ku wanted,
Maanyi gamukwaano onkubye melody,
Ntidemu mukwano nfuna memory
Omenyamenya mumusaayi ontambula bikyaani.
Byenjogera si malidadi aaaaah ono guy nze amundabideko amugambe nti omutima gumanja boi.
Wambuna mumusaayi aaah wenakulaba wamwenyeza mumutima olinga kisumuluzo mama,
Bampe akatambala.

Chrorus........
..........

{Ekyamazima love eziba amaaso. Laba bwengwa mumukwaano ne stranger on madam. Ngasifudeeyo nakumanya diini oba mu cathoric oba musila.
Emagine mu tax ejjudde abantu enkumu, laba bwakoma emasaka atenga nze nkoma ntungamu.
Ebilowoozo nomutima bili kwooyo omuntu omu, ela nga nsubira oba lulikya lumu asse kimu ne kraizy owa seraphim}

Canzoni più popolari di Trisha

Altri artisti di Middle of the Road (MOR)