Muleleetu

Sekamu
Shekamo
Shekamo
Cherry coco
Paracetamol

Verse 1
Kofunye nze gwe silika,
Ewange tosule ku kutiya
Ye ndikukumisa ne magguja
Totya nze banjiwako amafutta
Tube babiri nga amayiba
Nze wenvuga notula ku carrier
Jangu tubasiiwe okira ensekere
Wafuna musajja ndi mekete
Nze ndi mugumu nga mutti gwa muvule
Ngeri ya nkoko okawa akalurwe

Chorus
Ono ye wange
Mundeke nze njoge guno nkubye muleletu..
Ankute nga mandule
Nafunye ono muleke guno nkubye muleletu..
Ono ye wangee
Mundeke nze nvimbe guno nkubye muleletu

Verse2
Wamaa sembera eno omunyomi affe
Oli kitabo ndi musiitale
Bukya nga newaga ono yamaze
Mundeke Ndi ku masanale
Buli awwulila obuubi nze kyensaba
Yengako awo akabanga onywe
Waama jangu onfumbire nze ku kawunga
Ne kyenyanja mu kinyebwa
Omukwano gwo kati ngutenda
Guntuse ku kibumba
Okuvva Jjo yeki ntulota??? Nga bwentyo ondota

Chorus
Ono ye wange
Mundeke nze njoge guno nkubye muleletu
Ankute nga mandule.
Nafunye ono muleke guno nkubye muleletu
Ono ye wangee
Mundeke nze nvimbe guno nkubye muleletu

Sekamu
Shekamo
Paracetamol

Nabagambaa nga nze bampakanya
Nti omukwano ngulina ogumala
Sekamu
Shekamu
Shekamo
Cherry coco
Paracetamol

Okay
Omulungi sembera
Nkubye muleletu
Jja tubere eno
Muleletu lelee
Bali baveko
Nkubye muleletu
Bali kukawunga
Muleletu lelee
Kawunga na bujji
Nkubye muleletu…
Baleke Abo
Muleletu leele
Nkubye muleletu

Eddy Kenzo & Big Talent Entertainment

Canzoni più popolari di Eddy Kenzo

Altri artisti di Pop